Kitatta asindikiddwa e Luzira

Omuyima wa Boda Boda 2010, era nga ye Ssentebe wa National Resistance Movement – NRM e Rubaga Abdallah Kitatta wamu n’omukuumi we Sowali Ngobi basaliddwa ekibonerezo buli omu kyakumala ku mmeere e Luzira emyaka 8, emyezi 8 nenaku 6.
Bano basingisiddwa omusango gw’okusangibwa n’emmundu mu ngeri emenya amateeka mu kkooti y’amaggye etudde e Makindye nga ekubirizibwa Ssentebe waayo Lt. Gen. Andrew Guti.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
ura ekutte ebizigo ebyawerebwa