Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,074 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kitalo ye Ssengule wa Simba 2015.

December 7, 2015 · Mubiru Ali

FB_IMG_1449467399991Kifumbye mutuku e Lugogo nga Membe Julius kitalo awangula Engule ya Radio simba 2015, amasanyu, okukyakyankya, enduulu okuva mu nkuyanja y’abantu okuva e Bule n’ebweya  byebisaanikidde Lugogo akawungeezi akayise.

FB_IMG_1449467885442

Kitalo asoose kusibagana na Ssebuuma ku bubonero 53 ekitaddewo obunkenke wabula oluvannyuma ne bagenda mu peneti z’obwongo nga kuteeba maloboozi era n’afuuka Kitalo nnyo bw’atyo nakwasibwa kyeke ya bukadde 16 n’emmotoka.  

Bino byonna okubaawo nga nannyini simba Hajji Aga Ssekalala, Gm Collin Mutambo, PD Mandevu Timothy babyota buliro..

FB_IMG_1449467953101