Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Kitalo! Tuleera etomedde ennyumba netta maama

July 10, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Lukulalana eremeredde omugoba waayo mu kiro ekikeesezza olwaleero ku luguudo lwa Ring Road mu Kampala neyingirira ennyumba okukkakana ngesse omukyala Annet Masha, 22, maama owomwana ow’emyaka 2. Abakyala abalala 2 n’abaana baabwe abadde mu nnyumba eno baddusiddwa mu ddwaliro lya Mulago National Referral Hospital nga bali mu mbeera mbi ddala.