Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Ku lw’abantu benkulembera, njagala okutuusa okusaasira kwaffe eri famire, abakozi ne management ya Bank of Uganda, abantu b’e Kabale wamu n’eggwanga lyonna okutwalira awamu olwokufiirwa Prof. Emmanuel Tumusiime Mutebile.”
Kitalo! Tufiiriddwa omuntu ow’omugaso – Hon. Mpuuga
Share.