Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,928 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! Trailer yembaawo yasse abayizi bataano

August 9, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Trailer nnamba UAU 180L eyabadde yetisse embawo nga eva Democratic Rebulic of Congo yalemeredde omugoba waayo akawungeezi k’eggulo nesaabala abaana ababadde bava ku somero lya Semuliki High School saako n’abantu ababadde batambula ku luguudo okukakana nga bataano bafiiriddewo mbagirawo ate abalala nebaddusibwa mu ddwariro ly’e Bundibugyo.
Akabenje kaagudde Bugombwa kiromita nga 1 okuva ku ssomero lya Bugombwa Primary School.