Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Kitalo! Takisi etomedde Munnamawulire e Mubende

September 16, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Munnamawulire wa Daily Monitor ne NTV Uganda mu Disitulikiti y’e Mubende Sabbiiti Magembe afudde. Magembe afiiridde mu Ddwaliro lya Mubende Hospital gyaddusiddwa enkya yaleero oluvannyuma lwokutomerwa takisi.