Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Kitalo! Ssekiboobi Kikonyogo afudde
March 31, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Ssekiboobo w’esazza ly’e Kyaggwe eyakawummula Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo afudde oluvannyuma lw’okukola dduyiro bwatyo nagenda okwegulira ku mawulire amanye ebifudde mu Ggwanga wabula abadde avaayo nasilituka naggwa tazze ngulu.