Kitalo! Sseeka asomedde agenda okuwasa dduwa y’omufu

KITALO! SHEIKH ASOMEDDE AGENDA OKUWASA DUWA YOMUFU;
Sheik Umar amanyiddwa ennyo ng’omusomi w’edduwa yakiguddeko oluvannyuma lwokuyitibwa mu lukiiko oluteekateeka omukolo gw’okwanjula kw’omuyimbi Yusuf Ssenabulya aka

Kabako nebamusaba asome edduwa eggulawo omukolo namusomera dduwa gyebasomera omufu.
Edduwa gyeyamusomera evuunulwa nti; “Kabako Allah amukyuusize ekifo kyagenzeemu ekyakabbuli, bwekiba kifo kya muliro Allah amukyuusizeemu kibeere eky’omujjana.”

Leave a Reply