Breaking
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
Kitalo! Pulezidenti wa Tunisia afudde
July 25, 2019 · Mubiru Ali
Abadde Pulezidenti wa Tunisia Beji Caid Essebsi afiiridde ku myaka 92. Ono ye mukulembeze wa Tunisia eyasooka okulondebwa mu mirembe era nga ye mukulembeze abadde asinga obukulu mu nsi yonna.
Essebsi yawangula akalulu mu 2014 oluvannyuma lw’obwegugungo obwaliwo munsi z’Abawalabu.