Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 266 listening Simba FM Live

Kitalo! Pulezidenti wa Burundi afudde

June 9, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Pulezidenti wa Burundi Pierre Nkurunziza afiiridde ku myaka 55 okusinziira ku Gavumenti. Ono afiiridde mu ddwaliro lya Karusi gyeyatwaliddwa olunaku lw’eggulo nga atawanyizibwa ekirwadde ky’omutima.