Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 269 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Kitalo! Omwana yetuze e Wakiso

July 7, 2021 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abatuuze ku kyalo Lulagala mu Gombe Division, Nansana Municipality, mu Disitulikiti y’e Wakiso baguddemu ekyekango bwebasanze omwana wa mutuuze munaabwe nga yetugidde mu nnyumba mwabadde asula yekka.
Okusinziira ku batuuze bagamba nti omuwala ono omugenzi kati Naiya Maria, 20 alina beyasoose okugamba nti ye akooye okusula mu nnyumba yekka oluvannyuma lwa nnyina ategerekeseeko lya Deborah okumulekawo nagendako ewaabwe e Luweero nga eno omuggalo gyegwamusanga n’okutuusa kati.