Kitalo! Omwana ow’emyaka 7 yetuze nga alaga banne byalabye ku Ttivvi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwana ow’emyaka 7 yetuze bwabadde alaga banne byeyabadde alabye mu firimu ku Ttivvi. Ekikangabwa kibuutikidde aabntu b’e Nanatabuulirirwa mu Gombolola y’e Goma mu Disitulikiti y’e Mukono oluvannyuma lw’omwana okulaba firimu ku Ttivvi nayagala okulaga banne byalabye mu firimu neyetta mu butali bugenderevu.

Share.

Leave A Reply