Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 747 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kitalo! Omutuuze yeyimbyemu ogwa kabugu

March 5, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abatuuze mu zzooni ya Tomusange mu Ndeeba baguddemu ekyekango bwebasanze mutuuze munaabwe Kikonyogo Laney 39, nga yetugidde mu nnyumba ye.
Okusinziira ku batuuze omugenze yabadde yakadde emyezi ebiri okuva e Dubai gy’abadde akolera era nga mu nnyumba mweyetugidde talina kiwandiiko kyonna kyeyaleseewo.
Laney yasibye waya mu mwango gw’oluggi.