Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 421 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Kitalo! Omutuuze atiddwa e Mityana

July 5, 2022 · Mubiru Ali
Olukiiko lwa Baminisita ku ludda oluvuganya Gavumenti lwevumbye akafubo k’okwekubaamu ttooci ku ngeri gyebatambuzaamu emirimu n’okutunuulira ensonga zebagenda okusimbako essira oluvannyuma lwa Palamenti okuddamu okutuula okuva mu luwummula.
Bano bakulembeddwamu Nnampala waabwe, John Baptist Nambeshe bagamba nti baakutunuulira nnyo vvulugu eyetobese mu nteekateeka ya ‘Parish Development Model’, embeera y’abasomesa ba ‘Arts’ ku misaala gyabwe n’ensonga y’ebbeeyi y’ebintu eyeekanamye.