Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 270 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Omutuuze akubiddwa amasasi e Rubanda

August 24, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Poliisi mu Disitulikiti y’e Rubanda eri ku muyiggo gw’abantu abakubye Samuel Twinomujuni 50, amasasi agamutiddewo ku kyalo Kibungo, mu gombolola y’e Muko.
Kigambibwa nti bano bamuteeze ekiro kyajjo ku ssaawa nga ssatu n’ekitundu ez’ekiro nga abulayo katono okutuuka ewuwe.