Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 176 listening Simba FM Live
News

Kitalo! Omusirikale wa Poliisi akubye owa UPDF e Mbarara

May 19, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omusirikale wa Uganda Police Force e Mbarara kigambibwa avudde mu mbeera nakuba omusirikale wa UPDF amasasi agamutiddewo.
Kigambibwa nti obutakkaanya bwabwe bubaluseewo nga bali mu Mbarara Police barracks wakati w’omusirikale wa Police Field Force Unit n’omusirikale UPDF.