Kitalo! Omusaabaze afiiridde mu takisi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Uganda Police Force mu Kampala etandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omusajja ategeerekese nga ye Peter Apangu okufiira mu takisi enkya yaleero. Ono abadde atambulira mu takisi nnamba UAU 859L ngebadde eva Katooke okudda mu kibuga Kampala yasangiddwa ngafiiridde mu mutto wabadde atudde.
Ono azuuliddwa Ddereeva wa Takisi eno John Ssemwogerere wamu ne Kkondakita we Bruno Mawejje nga bamaze kutuuka ku Nakivubo Mews, nebagezaako okumuzuukusa asasule wabula nga teyenyeenya.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro