Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Kitalo! Omuntu omulala afudde ekirwadde kya COVID-19

August 7, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga bwewaliwo omuntu omulala owomukaaga afudde ekirwadde kya #COVID-19 nga kati abakafa baweze 6. Afudde musajja wa myaka 70 nga mutuuze we Nateete eyatwalibwa mu ddwaliro e Lubuga nga alina obubonero obwefaanaanyiriza obw’ekirwadde kya COVID-19 gyeyagibwa nga 28 natwalibwa mu Ddwaliro e Mulago.