Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje

February 9, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Omuntu omu yafiiridewo n’abalala 8 nebadusibwa mu ddwaliro ly’e Iganga era nebawebwa ebitanda nga bali mu mbeera mbi nnyo ddala nga bamenyese emikono namagulu.

Oluvannyuma lw’akabenje akagudde ku kyalo Walugogo CMS ku kigenda mu Disitulikiti y’e Luuka emotoka loole nnamba UBE 691D ebadde yetisse ebikajjo bweremeredde omugoba waayo negwira motoka taxi nnamba UAY 862V ebikajjo byonna ebisukka mu ttani nga 30 nebibuutikira taxi eno ebadde eva ku lw’e Jinja

Afudde ye Yusuf Musa nga abadde musomesa Disitulikiti y’e Namutumba so nga abapoocca olw’ebisago kuliko abakyala 2 n’abasajja 6 .