Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Mayuge

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Omuntu omu yeyafiiridde mu kabenje akaguddewo e Bulanga ku luguudo lw’e Mayuge akawungeezi keggulo oluvannyuma lwa takisi okulemerera omugoba waayo netomera owa Booda booda, abantu 9 bebalumiziddwa era ekitongole kya Uganda Red Cross Society nekibaduukirira. 2 basindikiddwa mu ddwaliro e Jinja, 6 nebatwalibwa mu ddwaliro e Iganga.
Share.

Leave A Reply