Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 964 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Hoima

March 4, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Omuntu afiiridde mu kabenje ka bbaasi ya kkampuni ya Hoima e Buhimba mu Disitulikiti y’e Kikuube ku luguudo lwa Hoima – Fortpotal n’abalala 6 nebaddusibwa mu Ddwaliro nga bali mu mbeera mbi nnyo. Kigambibwa nti akabenje kavudde ku luseregende lw’emotoka za Owobusobozi era nga abatuuze balabiddwako nga bakasuka amayinja okukuba ababadde mu luseregende luno.