Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
Kitalo! Omumbejja Amooti Ruth Kugonza afudde
November 24, 2020 · Mubiru Ali
Omumbejja Amooti Ruth Kugonza aka Cox ow’Obukama bwa Toro abadde yakakubwa embaga mu mwezi gwa October afiiridde mu Ddwaliro lya Mulago National Referral Hospital enkya yaleero oluvannyuma lwokutwalibwayo okuva e For Portal nga alina obuzibu bw’okussa. Kigambibwa nti afudde kirwadde kya #COVID-19.