Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 197 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! Omuliro gwokezza abantu abasoba mu 50

August 10, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Abantu abasoba mu 50 bafudde enkya yaleero ku muliraano mu Tanzania mu kibuga Morogoro, mailo 120 okuva mu kibuga Dar es Salaam.
Bino okubaawo kidiridde emotoka y’amafuta okuggwa neyefuula amafuta negatandika okuyiika n’oluvannyuma nekwata omuliro ku luguudo lwa Morogoro – Dar es Salaam.
Abafudde babadde bavuzi ba Boda Boda n’abasuubuzi ababadde bagenze okwesenera ku mafuta agabadde gayiika enkya yaleero.