Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 202 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! Omulangirwa Ssimbwa aseeredde

April 8, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omulangira Arnold Ssimbwa omu kubasimattuka akabenje k’eryato lya MV Templar akaliwo mu 2018 aseeredde. Ono abadde ajanjabirwa mu Ddwaliro e Nsambya. Omulangira Ssimbwa, mutabani w’Omulangira David Ggolooba mukulu wa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.
Ayi Ssaabasajja gutusinze twakuumye bubi.