Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,129 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kitalo! Omulamuzi Karokora afudde

August 30, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!
Eyaliko omulamuzi wa Supreme Court Alfred N. Karokora 83, afudde. Okusinziira ku b’ennyumba ye ono afudde pressure.
Kigambibwa nti ekirwadde kino kibadde kimusumbawa okumala akabanga wabula kyatabuka bweyafuna akabenje e Mbarara enaku ssatu eziyise akaleka mutabani we omuto nga ali mu coma.
Ono afiiridde mu kubo nga atwalibwa mu ddwaliro e Mbarara mu ttawuni.
Ono yawumula ogw’obulamuzi mu 2006 ku myaka 70.