Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 257 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kitalo! Omukulu w’essomero afiiridde mu kabenje ngajja e Kampala okukima ebyavudde mu bigezo

February 17, 2024 · Mubiru Ali

Kitalo!
Omukulu w’essomoro lya Awara College Etori mu Kibuga Arua afiiridde mu kabenje bwabadde ajja e Kampala okukima ebyavudde mu bigezo by’abayizi ba S.4 era ng’abayizi 7 babadde bayitidde mu ddaala erisooka.
Ms Lillian Letaru (ayimiridde) yafiiridde mu kabenje akagudde wakati wa Kafu–Kigumba ku luguudo lwa Arua – Gulu ku ssaawa emu eyookumakya motoka mweyabadde atambulira
Letaru eyadde n’ekizibwe we Amaguru Flavia nga bombi bafiiriddewo kigambibwa nti bavudde mu bbaasi ya Kkampuni ya Califonia eyafiiridde ku kubo bbo nabasaabaze abalala nebateekebwa ku Fuso egambibwa okuba nti yabadde mu mbeera mbi era oluvannyuma yatomereganye ne motoka endala eyabadde esimbye ku luguudo.