Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 596 listening Simba FM Live

Kitalo! Omubaka Alupo afudde

September 15, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omubaka Omukyala owa Distulikiti y’e Pallisa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Faith Alupo 37, afiiridde mu Ddwaliro e Mulago gyabadda ajanjabirwa.
Joseph Ongom, alina oluganda ku mugenzi agamba nti Omubaka Alupo abadde ajanjabirwa mu Ddwaliro e Mulago ekirwadde ekya Puleesa ne Sukaali.