Kitalo nnyo ekya Sheik Muzaata – Erias Lukwago

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago avuddeyo;”Amawulire g’okufa kwa Sheik Muzaata Batte Nuhu gasanze wano ku kitanda mu Ddwaliro e Nairobi, mpulira enyiike. Enyiike n’ekiyongobero binzita bannange. Allah amusonyiwe byonna ebyamusobako amuwe ejjana Firdaus.
Inna Lillahi wa inna illaihi Rajihuuna.”
Share.

Leave A Reply