Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 1,528 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Kitalo nnyo ekya Pulezidenti Nkurunziza – HE Museveni

June 23, 2020 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Mukyala we Janet Kataaha Museveni bakyaddeko ku kitebe kya Burundi mu Yuganda okukungubagira Pulezidenti Pierre Nkurunziza eyafa nga 8-June-2020 ku myaka 55.
Pulezidenti Museveni agamba nti amujjukirako ekyokuwuliriza okuwabula kwe okuva mu nsiko ategeregane ne Pulezidenti Buyoya mu Arusha eyaleetawo eddembe mu Burundi.
“I salute his contribution and his demise at such a young age is simply sad. Hakuna maneno mengi, ni kusema pole peke yake.”