KITALO NNYO EKYA AWORI – PULEZIDENTI MUSEVENI

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nakungubagira eyaliko Minisita Aggrey Awori. Pulezidenti agambye nti gano mawulire ganaku olwokufiirwa Munnabyamizannyo era omukulembeze ow’enjawulo eyegatta ku National Resistance Movement – NRM okuweereza eggwanga lye wadde nga mukusooka balina enjawukana mu byobufuzi.
Asaasidde nnyo abennyumba ye, abawagizi be wamu n’abantu be Samia Bagwe. Mabi muno!
Share.

Leave A Reply