Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 30 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Kitalo nnyo! Charles Muhangi afudde

December 6, 2018 · Mubiru Ali

Kitalo!
Eyaliko Nakinku mukuvulumula emotoka z’empaka era Omusuubuzi ow’erinnya Charles Muhangi. Omwogezi wa CID Vincent Ssekate akakasizza nti yasangiddwa nga afiiridde mu makaage e Buziga nti era Poliisi esindise abasajja baayo okunoonyereza ekyaviiriddeko Muhangi okufa.