Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 265 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Nakawere afiiridde mubuliri e Iganga

May 24, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Bugumba A Zzoni mu Iganga Municipality baguddemu enkyukwe oluvannyuma lwa mutuuze munaabwe okufa mu ngeri etanategeerekeka.
Rose Nakabeke 30, nga abadde nakawere wa wiiki emu. Abatuuze bawulidde omwana nga akaaba nnyo tasalako bwebagenze okumenya ennyumba bamusanze yafiiridde mu buliri.
Abakukembeze bategeezezza Radio Simba nti ono abadde abeera yekka mu muzigo ggwe gwapangisa.