Latest News Kitalo! Mutabani wa Archbishop afudde By Mubiru Ali July 14, 2021 No Comments Share Tweet Pinterest LinkedIn Tumblr Email + Kitalo! Archbishop wa Church of Uganda Stanley Ntagali afiiriddwa mutabani we Charles Birungi Ntagali 31, omu ku baana be abataano. Kigambibwa nti Charles yafuude mu kiro ekikeesezza olwaleero bwabadde addusibwa mu ddwaliro. Share. Twitter Facebook Pinterest LinkedIn Tumblr Email