Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Kitalo! Munnamateeka Muziransa afudde
September 13, 2020 · Mubiru Ali
Eyaliko Attorney General wa Busoga Hajji Muziransa Shaban afudde. Munnamateeka Muziransa yagudde ku kabenje e Naminya ku luguudo lwa Jinja – Kayunga nga yafiiridde mu kubo nga atwalibwa lya Jinja Regional Referral Hospital okufuna obujanjabi.