Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
Kitalo! Munaana bafiiridde mu kabenje e Bugiri
September 15, 2019 · Mubiru Ali
Abantu 8 bafiiriddewo mbulaga ate n’abalala nebaddusibwa mu ddwaliro ly’e Bugiri nga biwala ttaka oluvannyuma lw’okuggwa ku kabenje ku kyalo Busowa mu Disitulikiti y’e Bugiri ku luguudo lwa Iganga-Bugiri-Tororo.
Bbaasi ya Kkampuni ya Modern Coast nnamba Modern 3 etomereganye bwenyi ku bwenyi ne Trailer nnamba KBU 651Q / ZE 2344