Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 49 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! mukyala wa Binaisa yafudde

November 30, 2018 · Mubiru Ali

Mukyala weyaliko Pulezidenti wa Yuganda Binaisa Mukyala Lucy Namakula Binaisa eyafudde wakuziikibwa e Connecticut mu America nga 1 Dec 2018.
Lucy muwala weyaliko ow’essaza era Katikkiro wa Buganda Sekiboobo Susanni Buyana Muyinda ne Zerida Nakato Muyinda.
Ono alese Abaana okuli; Patrice Wasajja Binaisa, Edward Luyonde Kigozi ne Drusilla Kigozi-Brevard.