Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 364 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kitalo! Maama n’omwana bagudde mu mugga Hima nebafiiramu

October 30, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole kya Uganda Red Cross Society nga kikolera wamu n’abatuuze ne Uganda Police Force basobodde okuzuula emirambo ebiri ogwa Maama n’omwana abagudde mu mugga Hima negubatwala olunaku lw’eggulo ku ssaawa nga emu n’ekitundu ez’ekiro ku kyalo Kalimanga mu Ggombolola y’e Kitswamba oluvannyuma lw’ekuba namutikwa eyaleetedde omugga okubooga.