Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 388 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Kitalo! Maama Mary Lawinyo Luwum yafudde

August 7, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Maama Mary Lawinyo Luwum 93, mukyala w’omugenzi Archbishop Janan Luwum eyatibwa yafudde olunaku lw’eggulo. Maama Mary yafiiridde mu ddwaliro lya International Hospital Kampala olunaku lw’eggulo gyabadde ajanjabirwa kokolo wakawago. Ono alese abaana 6 n’abazzukulu abawerako.