Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Kitalo! Lt. Col. Sam Nkeera afudde

Kitalo!
Operation Wealth Creation Coordinator owa Bamunanika mu Disitulikiti y’e Luweero Lt. Col. Sam Nkeera afudde enkya yaleero era nga omumyuuka w’omwogezi w’eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF Lt. Col. Deo Akiiki akakasizza okufa kwa munnamaggye ono nategeeza nti bajja kuvaayo n’ekiwandiiko.
Kigambibwa nti ono abadde mulwadde okumala akabanga.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort