Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 270 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kitalo! Loole ebadde etisse ebyuuma bya Amuriat egudde netta babiri

November 24, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu babiri bafiiridde mu kabenje oluvannyuma lw’emotoka nnamba UBB856W ebadde etisse ebyuuma ebikozesebwa Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat okukuba campaign bwegudde n’abalala 15 nebalumizibwa. Akabenje kano kagudde ku kyalo Kimor, ekiri mu Panyamur Town Council, mu Disitulikiti y’e Pakwach.