Kitalo!
Sheikh Masud Mutumba Imaam w’Omuzigiti gwe Iwemba mu Twale ly’e Iwemba ogusangibwa mu Disitulikiti y’e Bugiri yakubiddwa amasasi agamutiddewo abatamanyaŋŋamba mu kiro ekikeesezza olwaleero bweyabadde adda mu makaage ku ssaawa ssatu ez’ekiro.

Menu