Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 275 listening Simba FM Live

Kitalo! Gen. Kasirye Ggwanga Waswa afudde

June 9, 2020 · Mubiru Ali

Kitalo!
Gen. Waswa Kasirye Ggwanga 68, afudde enkya yaleero. Ono yegatta ku Uganda Army mu 1972, era mu 1985, yava mu UFA neyegatta ku Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu NRA nebawamba naye obuyinza mu 1986. Mu kuwamba Kampala, Gen. Kasirye yeyaduumira 120mm artillery unit.