Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,206 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Sports

Kitalo! Eyaliko omusambi wa SC Villa Nalumoso afudde

June 28, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa SC Villa Nalumoso Constatine yafudde ekiro ekikeesezza olunaku olwaleero. Nalumoso abadde azannyira Ttiimu ya Gaddafi FC.
Kigambibwa nti yabaddemu n’omusujja era natwalibwa mu Ddwaliro lya Nile International Hospital e Jinja gyeyafiiridde.