Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 1,026 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Kitalo! Eyaliko Omubaka w’e Kapchorwa afudde

January 28, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Eyaliko Mmemba mu Constituent Assembly nga akiikirira Kapchorwa era nga yaliko Omubaka Omukyala Gertrude Kulany, 69 afudde.
Kigambibwa nti Kulany afiiridde mu Ddwaliro lya Kampala Hospital enkya yaleero nga abadde atawanyizibwa ekirwadde ekya Kkookolo.
Kulany yaliko mu Constituent Assembly mu 1994 n’oluvannyuma nakiikirirako Kapchorwa ng’Omubaka Omukyala okuva 2001 – 2006.