Kitalo! Eyaliko Omubaka wa Kazo County afiiridde mu kabenje

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo! Eyaliko omubaka wa Kazo County Hon. Bafaki Gordon afiiridde mu kabenje mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa musanvu n’eddakiika 20. Akabenje kano kagudde Kiwatule ku luguudo lwa Northern Bypass emotoka nnamba UBD 965E Toyota Land Cruiser TX bwetomedde Tuleela ekika kya Mercedes Benz nnamba KBZ 539Z ebadde etambula emabega.
Hon. Bafaki Gordon 48, nga mutuuze w’e Namugongo mu Kira Division afiiriddewo. Ddereeva wa Tuleela ategeerekese nga Kahagi John Kinuthia akwatiddwa ayambeko kukunoonyereza.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro