Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 456 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Dr. Simon Kagugube afudde

February 15, 2020 · Mubiru Ali

Dr. Simon Kagugube 65, abadde Executive Director wa Centenary Bank era nga ye Ssentebe wa Board of Directors ww’ekitongole ekisolooza omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) afudde.Ono afudde ettuntu lyaleero nga afiiridde mu ddwaliro lya Nakasero Hospital gyabadde yaweebwa ekitanda okumala enaku eziwerako.