Kitalo! Christopher Obey afudde

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Eyaliko Principal Accountant wa Ministry of Public Service Uganda mu Pensions Department Christopher Obey 54, afudde ekirwadde kya pneumonia.
Obey abadde mu kkomera ku kibonerezo kya myaka 24 nga avunaanibwa okubulankanya akasiimo kabakozi ka nsimbi eziwerera ddala obuwumbi 88.2 nga avunaanibwa wamu ne Stephen Kiwanuka wamu ne Jimmy Lwamafa.
Share.

Leave A Reply