Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
KITALO! Canon Njagala Afudde
March 30, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo nnyo!
Canon Godfrey Njagala 74, afiiridde mu makaage e Komamboga olunaku olwaleero. Ono afudde ekirwadde kya kookolo! Ono abadde aludde ng’atawaanyizibwa ekirwadde kya kookolo okumala emyaka ebiri. Waafiridde abadde akolera ku leediyo Star ng’aweereza pulogulamu Tumutendereze.
Abadde yawummula egy’obwa Canon nga Mukristaayo omujjuvu mu kkanisa ya St Andrew’s C/U e Komamboga.