Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 505 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Kitalo! Brig. Gen. Twesigye afudde

July 2, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Brig. Gen. Victor Maregano Twesigye afudde. Ono abadde Defence Liaison Officer akiikirira Yuganda ku kitebe kya EAC mu Arusha Tanzania afudde enkya yaleero oluvannyuma lw’okuggwa mu kinaabiro e Nyarushanje Kisiizi mu Disitulikiti y’e Rukungiri.
Brig. Twesigye yasindikibwa e New Delhi India mu 2016 okutuusa lweyasindikibwa mu Arusha.