Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 324 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Kitalo! Bbaaso ya Jaguar esse 4 e Kisozi

August 16, 2023 · Mubiru Ali

Kitalo!
Ddereeva wa bbaasi ya Kkampuni ya Jaguar nga kigambibwa nti yasumagidde yafiiridde mu kabenje enkya yaleero oluavannyuma lwa bbaasi okuwaba neggwa e Kajubiri okuliraana ffaamu ya Pulezidenti Museveni e Kisozi. Kigambibwa nti bbaasi yevulungudde emirundi egiwera okukkana ngesse abasaabaze 3 ku luguudo lwa Mpigi-Kanoni-Sembabule.